menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 4 days ago
502 Views

Share this story

Akalulu k’e Kenya : Aabalondoozi bagambye kaabadde k’amazima na bwenkanya


Kyoka bano bongedde okutegeza nga akakiiko ka IEBC bwekasaana okwongera amaanyi mu kusomesa abalonzi saako okugunjawo ebifo ebirala awalonderwa okwewala omujjuzo.

Abaagoberedde okulonda kwekenya okuva mu mawanga agebweru, bategeezezza nga okulonda kuno bwekwabadde okwamazima n’obwenkanya .



Bano nga bava mu  mawanga omuli  agabulaaya  agegattira mu European union,  abava mu Africa nga bamukago gwa  African Union, abegattira mu IGAD saako ebibiina ebirala, bategezeza nti akakiiko k’eby’okulonda ka Independent Electoral Bounderies Commission kaakoze kyona ekisoboka okulaba nga bannaansi berondera abakulembeze babwe nga ssemateeka bwabawa ebeetu.



Kyoka bano bongedde okutegeza nga akakiiko ka IEBC bwekasaana okwongera amaanyi mu kusomesa abalonzi saako okugunjawo ebifo ebirala awalonderwa okwewala omujjuzo.