menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 2 months 2 days ago
979 Views

Share this story

E Lwengo abawakanya okuggya ekkomo ku myaka bakubiddwa
Abatuuze balumirizza poliisi okutunula obutunuzi nga bakubwa emiggo

Waliwo abavubuka abawakanya kyokugya ekkomo ku myaka gy’omukulembeze w’eggwanga abakubiddwa emiggo mu katawuni ke Kinoni.

Abatuuze balumirizza poliisi okutunula obutunuzi nga bakubwa emiggo .

Kigambibwa nti abavubuka bano babadde besibye obuwero obumyufu ku mitwe , era obwedda batambula mu bu town obwenjawulo nga bagamba abanti nga ssematteeka bwatasaana kukwatibwako