menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 2 days ago
511 Views

Share this story

Nnamutikkwa w’enkuba e Bundibugyo attikudde obusolya
Mubyononeddwa mulimu amayumba, ebirime, ekitebe ky’eggombolola saako n’essomero lya Butama primary school.

Enkuba ebaddemu kibuyaga etonnye e Bundibugyo eriko ebintu ebiwerako byeyonoonye naddala mu gombolola ye Butama.

Mubyononeddwa mulimu amayumba, ebirime, ekitebe ky’eggombolola saako n’essomero lya Butama primary school.

Akulira eby’emirimu mu district eno ategezezza nga bwebaliko entekateeka zebatadde mu nkola okusobozesa emirimu mu district eno okusigala nga gyikyatambula.