menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 2 days ago
472 Views

Share this story

Wuuno omusajja eyagobeddwa ku ttaka lye, asula bweru
Wasswa Ntege owe Matugga embeera gyalimu eyungula ezziga oluvanyuma lwa kkooti okulagira agobwe ku takka lyeyasikira okuva ku kitaawe

E Matugga nayo waliyo omusajja eyagobeddwa ku ttaka lyagamba nti lilye nga wetwogerera asula ku lubalaza lwa muliraanwa we.

Wasswa Ntege owe Matugga embeera gyalimu eyungula ezziga oluvanyuma lwa kkooti okulagira agobwe ku takka  lyeyasikira okuva ku kitaawe nga era balibaddeko ne famile ye okuva mu 1974.

Enkuba efudembye olwaleero eggweredde ku bintu bye