menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 month 6 days ago
512 Views

Share this story

Bwanika, Basalirwa nne Lukyamuzi baddukidde mu kkooti, bagala okuteesa ku nyingo 102 B kuyimilizibwe
Okuteesa ku bbago lino ery’enyingo 102b kwakubaawo wiiki eno okutandika nne olunaku lw'enkya.

Bannabyabufuzi basatu ku ludda oluwabula gavumenti baddukidde mu kkooti enkulu , nga baagala eyimirize  palamenti  okuteesa ku nnyingo 102b , egenderera okujja ekkomo ku myaka , okujjako nga wabaddewo akalulu k’ekikungu .

Okuteesa ku bbago lino ery’enyingo 102b kwakubaawo wiiki eno okutandika nne olunaku lw'enkya.