menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 year 2 months ago
1,338 Views

Share this story

FDC ezzeemu Odonga Otto ku by’okutabukira Winnie Byanyima
Omwogezi wa FDC Ibrahim Ssemujju Nganda alumbye babaka banne olw’okuyingiza Dr. Besigye mu nsonga za Mathew Kanyamunyu

Omwogezi wa FDC Ibrahim Ssemujju  Nganda alumbye babaka banne olw’okuyingiza Dr. Besigye mu nsonga za Mathew Kanyamunyu eyaggulwako omusango gw’obutemu ne banne abalala babiri.

Ssemujju agamba nti mukyala wa Besigye Winnie Byanyima okwagala okweyimirira Kanyamunyu teyakikoze ku lwa kibiina kya FDC oba omwami we Besigye  wabula nga ow’oluganda lwa Kanyamunyu.

Ababaka ba FDC Odonga Otto ne Beatrice Anywar bakaabira ku kkooti nebalumba Besigye ne mukyala we Byanyima