menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 10 months 2 weeks ago
511 Views

Share this story

Ssente muzizzeeyo: Abavubuka batabukidde abaagabana akasiimo
Baaagala buli eyakwata ku ssente zino azizze, era basabye bannansi babole abantu bano okutuusa nga bazizza ssente.

Abavubuka abeegatira mu kibiina ki Jobless Brotherhood n’ekirala ekiyitibwa NRM youth league nabo bavuddeyo ku by’akasiimo k’obuwumbi omukaaga.

Baaagala buli eyakwata ku ssente zino azizze, era basabye bannansi babole abantu bano okutuusa nga bazizza ssente.