menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 3 days ago
305 Views

Share this story

Abadde yeeyita owa poliisi e Nsambya akwatiddwa
Poliisi ekakasiza nga bweriko abasaajja babiri beyakutte olunaku lweggulo ku clock tower n’ensambya, nga kigambibwa nti baliko omupoliisi gwebakuba e Busenga nga 23 decemba omwaka oguwedde nebamujjako emmundu.

Poliisi era enoonyereza kubigambibwa nti omu ku bano abadde yeeyita wa Poliisi nga akwatana ne boda-boda z’abantu . Kati bano bagenda kugiyambako mu kunoonyereza ku nsonga zino