menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 2 months 1 week ago
820 Views

Share this story

DRC yeggase ku mukago ogugatta poliisi mu East Africa
Abatwala omukaggo ogugatta Poliisi mu mumawanga ago’Buvanjuba bwa Africa ogumanyiddwa nga East African Police Cooperation - EAPCO bafunye akamwemwenyu eggwanga lya Democratic Republic of Congo bweribegasseeko.

Bano BABADDE baludde nga baperereza eggwanga lino okubeegattako mu kaweefube wabwe ow’okulwanyisa obumenyi bw’amateeka mu mawanga g’obuvanjuba bwa Africa.

Abamenyi b’amateeka naddala ababbi b’emmotoka babadde baddukira nnyo mu ggwanga lya Congo.