menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 3 months 1 week ago
601 Views

Share this story

Akalulu ke Jinja East kakuddibwamu
Abalumuzi ba kkooti ejulirwamu basatu okuli eyali amyuka ssaabalamuzi Dteven Kavuma , Richard Buteera ne Paul Mugamba balagidde akakiiko kebyokulonda okutegeka okuddamu okulonda mu kitundu kya Jinja East

Abalumuzi  ba kkooti ejulirwamu basatu okuli eyali amyuka ssaabalamuzi Dteven Kavuma , Richard Buteera ne paul Mugamba  balagidde akakiiko kebyokulonda okutegeka okuddamu okulonda mu  kitundu kya Jinja East.

Bano bagamba nti abadde omubaka wekitundu kino Nathan Nabeta yalondebwa mu bukyamu.

 

Wabula abalamuzi bano bagaanye okulangira Paul  Mwiru eyawaaba omusango guno  ku buwanguzi , wabula tebalagira okulonda kuddibwemu.

 

Bano era bategeezezza nga omulamuzi Lydia Mugambe bweyasobya okulangirira Paul Mwiru nga omubaka wa Jina East nga 18th –July-2016.

 

Mu kusalawo kwabwe okusomeddwa amyuka omuwandiisi wa kkooti Taddewo Asiimwe bano wabula bakiriziganyiza n’omulamuzi Mugambe nti akakiiko kebyokulonda tekategeka kulonda kwamazima nabwenkanya.

 

Nabeta n’akakiiko kebyokulonda balagiddwa okusasula Mwiru ensimbi zonna zasaasanyizza