menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 2 months 1 week ago
465 Views

Share this story

Okuttingana e Kotido: abantu musanvu beebaakafa
Poliisi etubuulidde nti abatu bataano be baakattibwa mu bukambwe mu kitundu ky’e Panyangara mu distulikiti y'e Kotido.

Poliisi etubuulidde  nti abatu bataano be baakattibwa mu bukambwe mu kitundu ky’e Panyangara mu distulikiti y'e Kotido.

Bana ku bagenzi poliisi egamba battibwa abantu bebaali bawaddeko obujulizi nti balina emmundu zebakukulidde. Ow’okutaano kirowoozebwa nti y’omu ku balumbaganyi bannansi gwebatta.

 

Asan Kasingye ayogerera poliisi atubuulidde abatuusidwdako ebisago n’engeri eb’ebyokwerinda gyebakuttemu ensonga eno .