menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 6 days 17 hours ago
709 Views

Share this story

Ab’enganda za Ahmed Senfuka bakukkulumidde gavumenti
Senfuka y’omu ku bantu abaakwatiibwa ku byekuusa ku kutemulwa kw’eyali omwogezi wa poliisi Andrew Felix Kaweesi.

Aba family ya Ahamad Senfuka eyalabikira ku mikutu gy’amawulire nga addamu okukwatiibwa oluvannyuma lwa kkooti okumukkiriza okweyimirira bakikiidde gavumenti ensingo nga bagamba nti eddembe ly’omuntu waabwe lyalinyirirwa.

Senfuka y’omu ku bantu abaakwatiibwa ku byekuusa ku kutemulwa kw’eyali omwogezi wa poliisi Andrew Felix Kaweesi.