menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 4 weeks 1 day ago
352 Views

Share this story

Eby’ennyanja byolekedde okuggwa mu nnyanja Kyoga
Ab’obuyinza bagamba nti tebalina kyebayinza kukola olw’amateeka okuba amanafu.

Ebyenyanja byolekedde okuggwa mu nnyanja Kyoga olw’envuba embi ekozesebwa abavubi mu disitulikiti ye Nakasongola

Wetwogerera ng’abano beegabanya dda n’ebibanja mu nnyanja eno okwawula buli omu walina okuvubira

Ab’obuyinza mu disitulikiti eno bagamba nti tebalina kyebayinza kukola olw’amateeka okuba amanafu.