menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 10 hours ago
432 Views

Share this story

Faaza Kibuuka atikkiddwa obusumba, eklezia Katulika ne mwegana
Atikiikidwa ekitiibwa ky’obusumba mu Keleziya y’ekiwayi ekimanyiddwa nga Evangelical Orthodox Church.

Jacinto Kibuuka ng’ono yali Musaserdooti mu Ekeleziya Katulika olwaleero atikiddwa ekitiibwa ky’obusumba mu Keleziya y’ekiwayi ekimanyiddwa nga Evangelical Orthodox Church.

 

Wazze wabaawo enkalu nyingi wakati wa Kibuuka n’e Keleziya gyeyayabulira gyebuvuddeko nga n’abakulu mu Keleziya bagamba nti ono aliko emitendera gy’ataagoberedde.