menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 6 days 17 hours ago
770 Views

Share this story

Minisita Nantaba ne Namugwanya balaajanidde abasawo
Balajaanidde abasawo okudda ku mirimu nga gavumenti bwegonjoola ensonga yaabwe eyemisaala.

Minisita omubeezi ow’ebyatekinologiya ebya kkompyuta Aidah Nantaba ne minisita omubeezi owa Kampala Benny Namugwanya balajaanidde abasawo okudda ku mirimu nga gavumenti bwegonjoola ensonga yaabwe eyemisaala.

Bano era bategeezezza nga bwekyetaagisa gavumenti okussa ebikola mu malwaliro okusobozesa abasawo okukola emirimu gyabwe obulungi.