menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 3 years 4 months ago
1,418 Views

Share this story

Okusomesa omwana w'obuwala
Mu Uganda ku buli baana musanvu ab’obuwala, babiri ku bbo batulugunyizibwa mu ngeri ezitali zimu omuli okubakaka obufumbo, okubatayirira mu ngeri y’ekikyala n’ebikolwa ebirala.

Mu Uganda ku buli baana musanvu ab’obuwala, babiri ku bbo batulugunyizibwa mu ngeri ezitali zimu omuli okubakaka obufumbo, okubatayirira mu ngeri y’ekikyala n’ebikolwa ebirala.Bino nno by’ebimu ku biviriidddeko omuwendo gw’abawala abali mu ssomero okukendeera entakera.Olunnaku lw’eggulo, Uganda yeetabye ku nsi yonna okukuza olunaku lw’omwana w’obuwala era nga amakanda gasimbiddwa nnyo ku ky’okukowoola gavumenti okwongera amaayi mu kulwanyisa ebikolobero ebikolebwa ku ba maama b’enkya basobole okusigala mu ssomero.