menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 6 months 1 week ago
608 Views

Share this story

Abaakwatibwa ku lwa kaweesi buli omu waakuliyirirwa obukadde 80
Kino kiddiridde kkooti okukikakasa nti ddala bano mu kukwatibwa ne mu budduukulu gyebaatwalibwa baatulugunyizibwa

KKooti enkulu mu Kampala  eragidde  gavumenti okusasula obukadde kinaana eri buli  musibe eyatulugunyizibwa  ku by’okutta eyali omwogezi wa Poliisi Andrew Felix Kaweesi. Abaatulugunyibwa abakakasiddwa kkooti bali abiri mu babiri.

Kino kiddiridde kkooti okukikakasa nti ddala bano mu kukwatibwa ne mu budduukulu gyebaatwalibwa baatulugunyizibwa