menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 5 months 1 week ago
632 Views

Share this story

E Bukedi entamu bazisibyemu obuwero obumyufu
Bano baakulembeddwamu omubaka wa Buhweju Francis Mwijukye nga babadde ku kyalo Rubongi mu disitulikiti y’e Tororo.

Nga okwebuuza ku batuuze ku nsonga z’okuggya ekkomo ku myaka gy’omukulembeze kugenda mu maaso mu ggwanga, ababaka n’abakulembeze mu kibiina kya FDC abatawagira kya kuggyawo kkomo ku myaka eggulo baatongozza kampeyini y’okwesiba obuwero obumyufu mu bitundu bye Bukedi.

Bano baakulembeddwamu omubaka wa Buhweju Francis Mwijukye nga babadde  ku kyalo Rubongi mu disitulikiti y’e Tororo.

Ate e Mbale, omubaka omukyala akiikirira disitulikiti eno  Connie Galiwango  abalonzi bamutegeezezza nga ssematteeka bwasaana obutakwatibwako . Ono no wakibiina kya NRM