menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 2 months 12 min ago
559 Views

Share this story

Okutwala abakozi e bweru: Saudi Arabia ne Uganda baliko bye batuuseeko
Minisita w’ekikula ky’abantu Janet Mukwaya ne Gavumenti ya Saudi Arabia bakkanyiza ku nkola erina okuyitibwaamu okugoba ku visa ezitwaala abakozi ebweeru wa Uganda okukuba ekyeeyo.

Minisita w’ekikula ky’abantu  Janet Mukwaya ne Gavumenti ya Saudi Arabia  bakkanyiza ku nkola erina okuyitibwaamu okugoba ku visa ezitwaala abakozi ebweeru wa Uganda okukuba ekyeeyo.

Mukwaya mu nsisinkano gyabaddemu ne  ambasada wa Saudi Arabia mu Uganda Abadallah Alqhatani, bakiriziganyiza nga visa bwezirina  okukolebwaako  nga bayitta ku mutimbagano okusobola okulwanyisa abafere