menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 2 months 1 week ago
228 Views

Share this story

Abavubuka: Obutaba na ttaka kitulemesa
Uganda Youth Network ekimu ku bibiina ebigatta abavubuka basabye gavumenti eveeyo eyambe abavubuka nabo basobole okufuna awokukolera

Nga Uganda yegatta ku nsi yonna okukuza olunaku lw’abavubuka, obutaba na bwannanyini ku ttaka kyekimu kwebyo ebinikoddwayo ng’ebibalemesezza okukulaakulana

Ku mikolo egyokukuza olunaku luno egyiyindidde e Kyambogo abaddukanya Uganda Youth Network ekimu ku bibiina ebigatta abavubuka basabye gavumenti eveeyo eyambe abavubuka nabo basobole okufuna awokukolera