menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 3 months 4 weeks ago
288 Views

Share this story

Ennongoosereza ku ttaka: Ssaabasumba Lwanga naye alabudde gavumenti
Ssabasumba asinziidde mu kitambiro kya missa eky’okugaba Obusaserddooti n’obudyankoni ku lutikko e Lubaga.

Ekelezia Katulika eyongedde okukaayira gavumenti ku bbago lyeyaleeta ku tteeka ly’ettaka mu palamenti.

Okusinziira ku ssabasumba w’esazza ekkulu erye Kampala,  Dr Cyprian Kizito Lwanga, singa ebago lino gavumenti terijja mu ddiiro teyejjusa ku mivuyo eginaddirira mu ggwanga.

Ssabasumba asinziidde mu kitambiro kya missa eky’okugaba Obusaserddooti n’obudyankoni ku lutikko e Lubaga.