menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 6 months 1 week ago
323 Views

Share this story

Ettaka lya’amuru: Omubaka Odonga Otto aguddwako omusango
Ono agambibwa okukunga abantu nebatuuka nokweyambulira minisita w’ebyettaka Betty amongi eyabadde agenze mu kitundu kye Amuru

Poliisi egudde omusango  gw’okukuma mu bantu omuliro ku mubaka akikilira ekitundu kya Aruu mu palamenti Samuel Odonga Otto.

Ono agambibwa okukunga abantu nebatuuka nokweyambulira minisita w’ebyettaka Betty amongi eyabadde agenze mu kitundu kye Amuru, okubaawo nga ettaka gavumenti lyeyagala okuwa bamusiga nsimbi  okulimako ebikajjo lipuntibwa .

Wabula ababaka okuva mu kitundu kino ekya Acholi kino bakiyise kutisatiisa.

Ye Minisita Amongi bano abalangidde okubeera nebigendererwa ebyokulemesa enkulaakulana