menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 1 day ago
147 Views

Share this story

Obunkenke e Kenya: Waliwo abeekalakaasizza olw’ebyavudde mu kulonda
Kisumu, Kibera ne Mathare byebimu kubitundu ebisinzeemu obunkenke wabula ng’abebyokwerinda bagamba nti sibakuleka mbeera kusajjuka

Embeera mu ggwanga lya Kenya ekyali ya Bunkenke okuva akakiiko k’ebyokulonda mu ggwanga eryo lwekalangiridde Uhuru Kenyata ng’omuwanguzi mu kulonda okwakaggwa.

Abantu 18 beebagambibwa okuba nti bafiiridde mu bwegugungo obubadde mu bitundu ebitali bimu ng’abawagizi ba Raila Odinga bawakanya ebyalangiriddwa

Kisumu, Kibera ne Mathare byebimu kubitundu ebisinzeemu obunkenke wabula ng’abebyokwerinda bagamba nti sibakuleka mbeera kusajjuka