menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 4 months 16 hours ago
216 Views

Share this story

okuzimba essengejjero ly’amafuta: Abasengulwa e Hoima bazimbiddwa amayumba
Amayumba gano gazimbiddwa ku ttaka eriweza yiika 530 ku kyalo Kyakabaga mu ggombolola ye Buseruka

Abamu ku bantu gavumenti beyasengula ku ttaka okuganda okuzimbibwa eddongooserezo ly’amafuta mu disitulikiti eye Hoima kyaddaaki baweereddwa amayumba agomulembe

Amayumba gano gazimbiddwa ku ttaka eriweza yiika 530 ku kyalo Kyakabaga mu ggombolola ye Buseruka

Minisita omubeezi ow’ebyamasanyalaze n'obugaga obwensibo Eng Simon D'ujanga yawaddeyo amayumba gano eri abantu ku lwa gavumenti