menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 3 months 4 weeks ago
272 Views

Share this story

Omulala attiddwa Entebbe: Abatuuze bali mu ntiisa, poliisi ebasabye okugiyamba
Omukyala ono ategerekese nga Sarah Nakintu abadde amaze ennaku eziwera nga tamanyiddwako mayitire.

Wabaluseewo okutya mu batuuze b’e Entebbe oluvannyuma lw’omukazi omulala okusangibwa ng’attiddwa e Katabi.

Omukyala ono ategerekese nga Sarah Nakintu abadde amaze ennaku eziwera nga tamanyiddwako mayitire.

Akulira Poliisi mu maserengeta ga Kampala Siraje Bakaleke, asabye abantu okukolaganira awamu n’e Poliisi okusobola okunyweza ebyokwerinda mu kitundu kino