menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 3 months 1 week ago
752 Views

Share this story

Omusajja alumbye mulamu we n’omwana n’abatema
Kigambibwa nti omuvubuka ono yateeberezza mulamu we okuyingiza omusajja omulala mu nju ya muganda we eyabadde taliiwo.

Poliisi e Mityana eriko omuvubuka gw’egombyemu obwala lwa kulumba mulamu we n’amutemaatema n’assaako n’omwana.

 

Kigambibwa nti omuvubuka ono yateeberezza mulamu we okuyingiza omusajja omulala mu nju ya muganda we eyabadde taliiwo.

 

Bino bibadde ku kyalo Jinja ekisangibwa mu ggombolola y’e Maanyi mu district y’e Mityana.