menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 4 days ago
282 Views

Share this story

Ebitundu ebirimu omugotteko biserebye mu by'obuyonjo
Abakulembeze mu KCCA bagamba nti bafunye okusomoozebwa kwamanyi okutuusa obuwereza naddala obutumbula ebyobuyonjo mu bitundu bya Kampala omuli omugotteko

Abakulembeze mu KCCA bagamba nti bafunye okusomoozebwa kwamanyi okutuusa obuwereza naddala obutumbula ebyobuyonjo mu bitundu bya Kampala omuli omugotteko .

Kino oba olyawo kyekiviiriddeko ,ebitundu ekika kino okufumbekeramu obukyafu.

Bino byogeddwa mu lukungaana olukwatagana nokutumbula ebyobuyonjo , olutudde mu Uganda nga lwetabiddwamu n’abakugu abenjawulo okuva mu mawanga g;Africa ataano . Aba national water and sewerage cooperation , wamu n’aba KCCA beebawomye omutwe mu ntekateeka eno