menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 3 years 4 months ago
1,139 Views

Share this story

Okwewandiisa mu magye: 300 bagobeddwa nga tebalina bisaanyizo
Abavubuka abali eyo mu bikumi ebisatu abakedde okwewandiisa mu magye mu distulikiti ye Namutumba , bugiri , mayuge ne Iganga balemeddwa.

Abavubuka abali eyo mu bikumi ebisatu abakedde okwewandiisa mu magye mu distulikiti ze Namutumba, Bugiri , Mayuge ne Iganga balemeddwa era bwebatyo nebabategeeza bagezeko awalala. Bano kitegeerekese nti tebabadde nabiwandiiko bimala kuboogerako nakusikiriza bakulu mu UPDF okubakiriza okuyingira mu ggye lye ggwanga.