menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 month 5 days ago
888 Views

Share this story

OKWEBUUZA KU BALONZI: Abavuganya batandikidde Nakawa
Banabyabufuzi abawakanya okujja ekkomo ku myaka olukungana lwabye olusoose ngabebuuza Ku balonzi Ku bbago eryagala okujja ekkomo Ku myaka bakutandikidde Nakawa mu Kampala.

Ababaka ba palamenti ababaka abawakanja okujja ekkomo ku myaka olwaleero bakiriddwa okwebuuza Ku balonzi .

Banabyabufuzi abawakanya okujja ekkomo ku myaka olukungana lwabye olusoose ngabebuuza Ku balonzi Ku bbago eryagala okujja ekkomo Ku myaka bakutandikidde Nakawa mu Kampala.

Abantu abasinga babadde besibye obutambala  wamu n’okwambala engoye emyufu ,okulaga nga bwebatawagira okukyusa ssemateeka.Poliisi bano ebawadde obukuumi okwawukanako nenkungana enddala zeze egaana.

Bakira buli akwatta akazindaalo nganyonyola abantu abulwa obuli mu okujja ekkomo ku myaka.

Abalala obwedda basaba abalonzi nti singa babawa ensimbi okuwagira okukyusa ssemateeka,nsimbi bazirye wabula bagaane okukyusa ssemateeka.