menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 6 days 20 hours ago
250 Views

Share this story

Ab'ebyobulamu e Ssese batandise okuggala emyalo okutali kabuyonjo
Enteekateeka eno ekulembeddwamu Edward Bugimbi ng’ono y’akulira ebyobuyonjo e Kalangala.

Abatwala eby’obulamu ku bizinga e Ssese mu district y’e Kalangala batandise kaweefube w’okuggalawo emyalo gyonna okutali Kabuyonjo kiyambeko okukomya endwadde eziva mu bujama n’okwonoona mu nnyanja omuva amazzi abantu ge banywa.

Enteekateeka eno ekulembeddwamu Edward Bugimbi ng’ono y’akulira ebyobuyonjo e Kalangala.