menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 3 days ago
568 Views

Share this story

ENKUMBI TERIMBA: Pulezidenti Museveni atandise okukungula byeyasimba e Luweero
Ku Farm ye e Kawumu mu district ye Luweero, eno gyasinzidde nategeeza nti abantu baavu lwa kyeyagalire kubanga yye amaze okuloza ku birunji ebiri mu kulima.

President Yoweri Kaguta Museveni olwaleero akungudde ebirime byeyasimba omwaka oguwedde.

Museveni yavaayo nafukiriza obucupa okulaga banna Uganda obwetaavu bwokufukirira buli omu mu busobozi bwe.

Ku Farm ye e Kawumu mu district ye Luweero, eno gyasinzidde nategeeza nti abantu baavu lwa kyeyagalire kubanga yye amaze okuloza ku birunji ebiri mu kulima.