menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 3 days ago
269 Views

Share this story

Ssaabalabirizi Ntagali awabudde bannabyabufuzi abagana bannaddiini okwogera ku by’obufuzi
Ntagali agamba nti buli muntu munnabyabufuzi mu ngeri ye era abagamba nti bano tebasaana kwogera ku byabufuzi bakyogerera mu butamanya.

SSaabalabirizi w’eKanisa ya Uganda Stanely Ntagali awakanyiza abagamba nti bannaddiini tebalina  kweyingiza mu byabufuzi.

Ntagali agamba nti buli muntu  munnabyabufuzi mu ngeri ye era abagamba nti bano tebasaana kwogera ku byabufuzi  bakyogerera mu butamanya.

Ono abadde ku palamenti mu kusinza okubaddemu n’okusaaba vvu , nga atukuza nokusabira ekanisa ya palamenti egambibwa okuba nga abakuuma ddembe bagikoleramu ebikolobero