menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 2 months 1 week ago
388 Views

Share this story

Ebya Massa bikyalanda: Poliisi emugguddeko gwa kugezaako kutta muntu
Eyaliko Kaputeeni wa ttiimu ya cranes Geofrey Massa agenda kugulwako misango gyakugezaako kutta nakuvugisa kimama.

Eyaliko Kaputeeni wa ttiimu ya cranes Geofrey Massa agenda kugulwako misango gyakugezaako kutta nakuvugisa kimama.

Massa yamaze dda okukola sitetimenti ku poliisi, era nga fayiro ye egenda kusindiikibwa ewa ssabawaabi wa gavumenti.

Massa nemuninkiniwe,  Josephine Maliza bawonedde watono okufa, poliisi bweyakubye mmotoka mwebabadde amasasi oluvanyuma lwokubagwikwiriza mu matumbi budde , ate massa nagaana okuyimirira .