menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 month 1 week ago
1,665 Views

Share this story

RDC w'ebuhweju avumiridde okukyala kw'omubaka wa Kyadondo Hon Kyagulanyi mu Kitundu kye
Ono yayitibwa omubaka w’ekitundu kino Francis Mwijukye, ela nga yakalaatidde abavubuka mu kitundu kye Buhweju okwenyigira mu bukulembeze

Omubaka wa Kyandondo East Robert Kyagulanyi amanyiddwa nga Bobi Wine , akalaatidde abavubuka mu kitundu kye Buhweju , obutenyooma wabula benyigire mu bukulembeze.

 

Ono yayitibwa omubaka w’ekitundu kino  Francis Mwijukye .

 

Kyoka RDC wekitundu kino Emmy Katera teyabadde musanyufu nokukyala kwa Bobi wine mu kitundu kino , nga agamba nti asusse okukolokota gavumenti ya NRM , naddala Pulezidenti Museveni