menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 2 days ago
312 Views

Share this story

ENKUBA E BUTALEJA: Ebyentambula bikalubye
Omubaka omukyala ow’e Butalejja Milly Mugeni agamba nti amaze ebanga nga alajanira bekikwatako ku nsonga eno naye nga tafuna kuddibwamu

Ebyentambula mu bitundu  eby’oluguudo oluva e Mbale okudda e Butalejja bikalubye , kiva  ku lutindo lwe Lelesi olwayonooneka .

Olutundo luno luli ku mugga Manafwa.

Mu mazzi gano amangi agakulukuta , ebisolo bifudde wamu nebirime , sso nga era kigambibwa nti waliwo maama n’mwana amazzi gano begatutte.

 

Omubaka omukyala ow’e Butalejja Milly Mugeni agamba nti amaze ebanga nga alajanira bekikwatako ku nsonga eno naye nga tafuna kuddibwamu