menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 2 days ago
237 Views

Share this story

OBUBAKA KU MUTIMBAGANO: Ddala ebyama bikuumibwa ?
Abantu okweyambisa Internet na ddala nga baagala okugenda ku mikutu egyakazibwako erya Social Media nga Facebook, Twitter, Whatsapp n’ebirala basiiba beyongera wonna mu nsi. Wabula bangi kyebatamanyi nti buli mukutu okugubeerako kumpi osooka kuwaayo buli kalonda akukwataako.

Abantu okweyambisa Internet na ddala nga baagala okugenda ku mikutu egyakazibwako erya Social Media nga Facebook, Twitter, Whatsapp n’ebirala  basiiba beyongera wonna mu nsi.

Wabula bangi kyebatamanyi nti buli mukutu okugubeerako kumpi osooka kuwaayo buli kalonda akukwataako.

Kino nno kizze kiretaawo okutya nti oba obubaka buno obutukwataako bwetuwaayo eri emikutu gino  buyinza okuggwa mu mikono emikyamu.