Omubaka wa Katikamu North , Abraham Byandala ne ssentebe wa district ye Luweero Ronald Ndawula tebakkaanyizza ku kyakugula ttaka kugaziya ddwaliro.
Byandala ayagala gavumenti egule yiika 20 eddwaliro libeere nettaka erimala wabula Ndawula takkaanya nakyo nga agamba yiika 4 zibamala bulungi okuteekako buli kyebaagala