menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 2 days ago
296 Views

Share this story

OKWOGERA KWA KABAKA: Ababaka ekya maapu bakitutte wa sipiika
Bweyabadde ku mikolo gy’amazaalibwage e Masaka, ku nkomerero ya ssabbiti ewedde, Kabaka yategeezezza nga bwali omwenyamivvu olwa maapu ezifuluma ensangi zino nga Buganda teriiko

Ababaka ba palamenti abava mu Buganda bategeezezza nga bwebagenda okwanja okwemulugunya kwa Ssaabasajja Kabaka wa Buganda eri gavumenti n’olukiiko lw’eggwanga okutwaliza awaamu.Bweyabadde ku mikolo gy’amazaalibwage e Masaka, ku nkomerero ya ssabbiti ewedde, Kabaka yategeezezza nga bwali omwenyamivvu olwa maapu ezifuluma ensangi zino nga Buganda teriiko