menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 5 months 4 weeks ago
602 Views

Share this story

Akakiiko ku by’ettaka: Emisango egyakaloopwa giri 1600
Akakiiko era kategeezezza nga bwekajja okutuukako mu distulikiti y’e Amuru eri enkaayana z’ettaka wakati w’abamadi n’abacholi

Akakiiko akonoonyereza ku  nkaayana eziri ku ttaka eziviiriddeko abasenze abangi okugobwa ku bibanja byabwe, kategeezezza nga bwekakafuna okwemulugunya kwa misango lukumi mu lukaaga.

Kino kiri mu distulikiti omuli Luweero , wakiso ne Nakaseke gyebaakatalaaga, mu banga kumpi lya mwezi gumu gwoka.

Akakiiko era kategeezezza nga bwekajja okutuukako mu distulikiti y’e Amuru eri enkaayana z’ettaka wakati w’abamadi n’abacholi