menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 4 months 3 days ago
455 Views

Share this story

Emigozoobano gya Centenary Park: Beti Kamya awadde Sarah Kizito Nyakaana essuubi
Aba Nalongo Estate nga eno ye kampuni ya Sarah Kizito Nyakaana abaludde nga bereega ebikya ne KCCA bandifuna kubuweerero.

Aba Nalongo Estate nga eno ye kampuni ya Sarah Kizito Nyakaana abaludde nga bereega ebikya ne KCCA bandifuna kubuweerero.

Kino kiddiridde Minisita wa Kampala Beti Kamya saako minisita omubeezi ow’ebyamazzi Ronald Kibuule okuyingira mu nsonga zino.

Bano bombi bayise aba NEMA ne KCCA  okubeerawo nga balambula ekifo kino , kyoka nebatalabikako, nga kati bakusalwo ku baraza ekyenkomeredde