menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 month 1 week ago
402 Views

Share this story

Temutulugunya basibe: Museveni awadde ab’ebyokwerinda ekiragiro
Presidenti Yoweri Museveni alagidde poliisi n’ebitongole ebirala ebikuuma ddembe okukomya okutulugunya abasibe.

Presidenti Yoweri Museveni alagidde poliisi n’ebitongole ebirala ebikuuma ddembe okukomya okutulugunya abasibe.

Mw. Museveni awandiikidde ssenkulu wa poliisi, ssaabaminisita ne minisita w’eby’obutebenvu ku nsonga eno. Okutulugunya Museveni agiyise nkola ya dd  a eyatyinza kuyamba kumalawo bumenyin bw’amateeka kubanga bangi ku batulugunyizibwa bakkiriza emisango gyebatazza olwo abaagizza bennyini nebeetambulira awatali abakonaako.

Ye minisita w’eby’obutebenvu, Lt. General Henry Tumukunde yeetikke omutawaana ogw’okulongoosa erinnya lyayo.