menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 month 2 days ago
2,695 Views

Share this story

Omuzannyi wa filimu Arnold Schwarzeneger wakukyala mu Uganda okwongera amaanyi mu muzannyo gw’okusitula ebizito
Olwaleero bannauaganda betabye mu mpaka zokusitula ebizito mwebasunsulidde abazanyi abanetaba mu mpaka Schwarzeneger yenyi zanabererako omugenyi omukulu.

Bannauganda abazituzi be bizito bali muketerekerero kakukyaza omuzannyi wa filimu Arnold Schwarzeneger mu mwezi gw’okutano omwaka gunno.

Ono ekimuleta kuno kwekwongera amaanyi mu muzannyo gw’okusitula ebizito naye mwenyini gweyanguliramu emidali nga tanafuka muzanyi wa Filimu.

Olwaleero bannauaganda betabye mu mpaka zokusitula ebizito mwebasunsulidde abazanyi abanetaba mu mpaka Schwarzeneger yenyi zanabererako omugenyi omukulu..