menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 12 hours ago
252 Views

Share this story

Etteeka ly’ettaka: Akakiiko katandika nkya okwetegereza ennongoosereza
Akakiiko ka palamenti kagenda kuyita abantu ab’enjawulo okubaako ebirowoozo byebawa

Akakiiko ka palamenti akakola ku by’amatteeka, nga kano ke kagenda okwekeneenya enoongosereza mu matteeka agakwatagana n’ebyettaka, olunaku lw’enkya lwekatandika emirimu gyako mu butongole.

Akakiiko kano kagenda kuyita abantu ab’enjawulo  okubaako ebirowoozo byebawa. Ssentebe w’akakiiko kano Jacob Oboth Oboth, atutegeezezza  nti ababaka ssi baakuva ku ebyo palamenti by’ebasuubiramu .