menu

Mobile Search

You are here

You are here

Biibino ebirara byobadde tomanyi ku kufa kwa Kaweesi
NTV yazzeeyo mu kifo awattirwa Kaweesi okwongera okunoonyereza okuzuula ekituufu ekyaliwo kw’olwo.

Oluvannyuma lw’omwaka mulamba okuva Andrew Felix Kaweesi afa, bannayuganda bangi baasigala tebamatidde nga bakyalina enyonta y’okumanya lwaki yattibwa.

Ekisinga okwewuunyisa nti ku lunaku Kaweesi lw’afa waabulayo n’omuntu avaayo okukkiriza nti aliko kyeyalaba n’amaaso ge.

NTV yazzeeyo mu kifo awattirwa Kaweesi okwongera okunoonyereza okuzuula ekituufu ekyaliwo kw’olwo.

 Abajjulizi abatuufu abalaba ebyaliwo, poliisi yabaggya mangu mu kitundu era nga babadde bakwekeeddwa okumala emyezi kkumi.