menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 2 months 3 weeks ago
2,630 Views

Share this story

Ddala aba illuminati beebali emabega w'ekitta abakazi ?
Waliwo bangi abakyatankana ebyayogerwa abakulu mu gavumenti nga bagamba nti kano kabonero ka kulemererwa kutuuka ku mazima.

Newankubadde ng’ettemu mu bitundu by’e Ntebe ne Nansana lyasirika, abantu abafiirwako abaabwe ne bannayuganda bangi bakyalina ennyonta okumanya ekituufu ekyali emabega w’ettemu limu.

Gyebuvuddeko, gavumenti yawa alipoota nti ettemu lino ly’ekuusa ku ssaddaaka ezikolebwa akabinja k’abantu abeeyita Illuminati okufuna n’okukuuma obugagga bwebalina.

Waliwo bangi abakyatankana ebyayogerwa abakulu mu gavumenti nga bagamba nti kano kabonero ka kulemererwa kutuuka ku mazima.

Tuliko byetuzudde era katubabuliire oba nga gavumenti yayogera mazima oba kigigwana okuddayo ekole okunoonyereza okunamaatiza eggwanga.