menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 2 months 6 days ago
451 Views

Share this story

Akalulu k’e Kyaddondo: Kayongo akalulu akanoonya nju ku nju
Okunoonya Akalulu mu Kyadondo East kweyongedde ebbugumu nga wabula ennaku mbale okulonda kutuuke.

Okunoonya Akalulu mu Kyadondo East kweyongedde ebbugumu nga wabula ennaku mbale okulonda kutuuke.

Olwaleero tuloondodde Soweedi Kayongo nga y’omu ku beesimbyewo wabula nga tawulikise nnyo mu kalulu kano

Ono akalulu akanoonya nju ku nju era nga abadde mu kitundu mwabeera