menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 8 months 1 week ago
928 Views

Share this story

Okukungubagira Kaweesi: Bangi beetabye mu kusaba mu maka ge
Olwaleero wabadewo okusaba mu makage agasangibwa e Kulambira ng’eno emikwano nenganda batenderezza omugenzi gwebagamba nti abadde ayagala enyo omulimu gwe saako nensi yye.

Abadde omwogezi wa Poliisi  Felix Kaweesi waakuzikibwa ku lwokubiri lwa sabiiti ejja mu disitulikiti y’e Lwengo okusinziira ku pulogulamu efulumiziddwa ekitongole kya Poliisi nga eri wamu ne Family y’omugenzi

Olwaleero wabadewo okusaba mu makage agasangibwa e Kulambira ng’eno emikwano nenganda batenderezza omugenzi gwebagamba nti abadde ayagala enyo omulimu gwe saako nensi yye.