menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 4 days ago
222 Views

Share this story

Okunoonyereza ku ttaka: Akakiiko kagenda mu bifo ebiriko enkaayana
Ba kamisona ku kakiiko akabuuliriza ku mivuyo egyetobese mu ttaka bagenda mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo

Ba kamisona ku kakiiko akabuuliriza ku mivuyo egyetobese mu ttaka batubuulidde nti bagenda kutandika okubiteekamu engatto batuuke mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo, bawulirize okwemulugunya kwa bannansi.

Omulamuzi Catherine Bamugemereire yatubuulidde ku lwa banne baakulembera ku kaakiko kano. Olwaleero ba kamisonba basisinkanye abakungu okuva mu bukulembeze bw’ennono obwa Acholi ne Bunyoro - ab’e Bunyoro nekaakano beekokkola ababudami abeeyongedde mu kitundu kyabwe