menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 5 months 6 days ago
1,666 Views

Share this story

Golola Moses ssente waakuziggya mu bawagizi
Ono agamba nti kino wakitandikira mu lulwana lwategese nga munana omwezi gwa December bwanaba atunka ne Jonas Lakatos okuva mu ggwanga lya Hungary

Omuzannyi w’ensamba ggere  Moses Golola agamba nti ebyokulindira ekisuubizo kya President Musveni eky’okumuyambako okuzimba essomero ly’emizannyo kati abivudeko nga  amaanyi wakugasa ku kwenoonyeza ensimbi zino okuva mu bawagizi be.

Ono agamba nti kino wakitandikira mu lulwana lwategese nga munana omwezi gwa December bwanaba atunka ne Jonas Lakatos okuva mu ggwanga lya Hungary