menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 month 20 hours ago
643 Views

Share this story

Poliisi ewezze enkungaana z’okwebuuza ez’ekikungo
Poliisi egamba bano baavudde ku mulamwa nga kati bakuma muliro mu bantu

Poliisi eweze enkugaana z’ababaka abavuganya gavumenti ez’okwebuuza ku nsonga y’okujja ekkomo ku myaka gy’omukulembeze w’eggwanga ezaawamu.

Poliisi egamba  bano baavudde ku mulamwa nga kati bakuma muliro mu bantu .

Poliisi era etutegezezza nga n’ababaka  bwebategenda kukirizibwa kuva mu bitundu byabwe , okugenda okukuuta eniiri mu bitundu ebirala

Wabula Ab’oludda oluvuganya nabo bawera nti baakugenda mu maaso n’enkunagaana zaabwe.